Ab'omukago Beekokkola Abagaba Obuyambi

0
947

Bananyini kampuni ezawangula emirimu egyokugabira abalimi ensigo ezembala bakunyiziddwa ababaka abatuula ku kakiiko akakola kubitongole bya gavumenti aka cosase nebatuuka nokusaba okwogera mu Luganda nga oluzungu tebalutegera. Bananyini kampuni zino babakuyiza lwaki bagabira abalimi ensigo ezitawera bwogeraageranya nensimbi zebafuna okuva mukitongole kya NAADS.