Akabenje Kagudde e Masaka

0
444

Kibadde kitutte akaseera ng’obubenje tebukyagwa ku nguudo ez’enjawulo mu bitundu by’e Masaka n’okusingira ddala ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka Wabula mu kiro ekikeesezza olwaleero abantu basatu babakakasiddwa nti bafiiridde mu kabenje ate n’abalalra bangi nebalumizibwa bya nsusso oluvannyuma lw’okugwa ku kabenje ku luguudo oluva e Masaka okudda e Kyotera.