Amama Mbabazi Avuddemu Omwasi

0
486

Eyali Ssaabaminisita wa Uganda era navuganyako ne ku bwa Pulezidenti Amama Mbabazi abadde aludde nga talabikako mu bantu wadde okubako kyayogera abbulukukidde Makerere gyasinzidde okubwatuka nga eggulu ekibadde kitakyamusubirwamu. Mbababazi eno gyasinzidde nakunga bannadiini ne bannayuganda okulwanirira ekyukkakkyuka awatali kutya kwona. Era banaddini abasabye nti buli kyebalaba ekikyamu bakyogereko awatali kusirika.