Awambye Abaana Asabye Bukadde Okubazza, Abazadde Basobeddwa

0
543

Abatuuze ba zone ya Mabaale mu kibuga Luweero, baguddemu ekyekango mu kiro ekikeesezza olwaleero oluvannyuma lw’omusajja eyajja ng’omupangisa okuwamba abalongo ba muliranwa we abobuwala n’amusaba obukadde bwa siringi 13 oba ssi kyo abeerabire.