Banna-NRM Beesamudde Tanga Odoi

0
845

EBINTU byongedde okutabukira ssentebe wakakiiko kebyokulonda mu NRM Dr. Tanga Odoi basentebe ba nrm okuva mu bitundu ebyenjawulo bwebayisizza ekiteeso ekyawamu ekyesammula n’okusazaamu enkolagana yaabwe naye lwa kuvuma ssaabawandiisi wekibiina kino kasule lumumba Bassentebe abasobye mu 20 bategeezezza nti Odoi teyatyoboola ofiisi ya ssaabwandiisi wekibiina kyabwe kyokka wabula yatyoboola n’ekitiibwa kyabakazi bano.