Bannaddiini Batenderezza Obuzira bwa Luwum

0
866

Olwaleero Uganda lwekuzizza olunaku lw’okujjukira obuzira bweyali ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Janani Luwum eyattibwa Idi amin Dada eyali pulezidenti w’eggwanga lino. Janan Jakaliya Luwum yattibwa mu mwaka gwa 1977 nga yakubwa masasi. Emikolo giyindidde eri mu disitulikiti gyeyazaalibwa ey’e Kitgum wabula wabaddewo katembe ku mukolo.