Ddala Omwana wo Alina Infection Nga Abasawo Webagamba?

0
598

Singa okola okunonyereza mukadde kano naddala mubazadde abalina abaana, bangi bagya kugamba nti bakoowa ekigambo kyebayita infection, anti nabakibagamba tebasobola yadde okukinyonyola obulungi. Omusasi waffe Zahara Namuli olulabye nga guli gutyo nabaako okunonyereza kwakoze okukakana nga kizuliddwa nti abasawo abamu kino bakyekwasa bwekwasa eky’okukola kyebaba tebamanyi. Namuli ayogedde n’omukugu mu ndwadde z’abaana Dr Elizabeth Kutamba.

More News