Ebbula Ly’amazzi E Mpigi, Abantu Banywa Wamu N’ente

0
869

EKYANDA EKIKAANDaaliridde mu ggwanga kawalirizza abatuuze b’e Kituntu ekisangibwa mu disitulikiti y’e mPigi okusena amazzi mu bidiba awamu nente oluvannyuma lwa Nayikondo zebabadde nazo zonna okufa nga teri kati webakima tuzzi Nbs etanduludde ku bigere nesanga abatuuze abali ku byalo nga kkumi nga amazzi bagasena mu bidiba nente mwezinywa.