Ebyava mu Bigezo By'ekyokuna Bifulumye

0
478

Ministry yebyenjigiriza efulumizza ebyava mu bigezo by’omwaka gwa 2017 nga nga era omwaka guno bakoze bulungi okusinga kubomwaka oguwedde, songa abalenzi bakoze okusinga ku bannaabwe abawala. Olulimi oluzungu lusudde abayizi anti abayizi baalemeddwa okuddamu ebibuuzo obulungi olwobutategeera lulimi songa nessomo lya physics abayizi nga bulijjo baligudde nebakamala.