Ekikopo Ky'ensi Yonna Kisembendde

0
384

Wenjogerera nga ebula enaku 18 zokka, ensi nensi yeyiwe e Lugogo okwerabira kukikopo ky’empaka z’ensi yona ekinaabera mu Uganda nga 6th march ku kisaawe kya cricket e lugogo. Okutandika nga Monday 19th omwezi guno, emikutu gya Next Media okuli NBS TV, Sanyuka Tv, Nile Post nemirala gyakutandika okugaba ticket z’okulaba kukipo kino. Naye Omusasi waffe web Daniel Sebakijje kayongere okutuwa embozi ku byafayo byekikopo kino nga leero akuleetede abakwasi ba goolo abasinga okwaatiikirira mu mpaka zino.