Ekyoto: Abakazi Ssente Zammwe Zidawa?

0
482

Omuganda agamba nti agali awamu gegaluma ennyama, nebwekityo abagalana bwebaba nga banakulakulana kyandibadde kirungi okugata sente ne bakola business. Naye ensangi zino abasinga obungi tebakyagala era nga abamu bwo bagambako obeera nga abavumye. Naye abagata sente kino bakyenyumirizamu nnyo. Wano wetwebuliza, kiki ekiremeseza abagalana okukolera bizinensi.

More News