Emmwanyi Zigenda Kulinnya Omutindo

0
677

Abalimi b’eMmwanyi mu Uganda basanyufu bya nsusso oluvanyuma lw’ekitongole kya Bulaaya ekya European Union okuvaayo n’obuwumbi kumi na butane obwensimbi za Uganda nebabuyiwa mu balimi beemwanyi nga zakuyamba abalimi beemwanyi okwongera ku mutiindo n’obungi bwazzo.