Empaka za Masetendekero ezo Mupira Omwaka Guno

0
422

Empaka za masetendekero ezo mupira omwaka guno, zakuba mu ebugumu olwa bavuganya engeri gyebazesunzemu. Bo abalina ekikopo Uganda Martyrs University benwezezza nabazanyi abapya. Kuno balina nentekateka zokuzimba ekisawe galikwoleka okuli emizanyo egyengyawulo. Bino bakubye omulanga eli omuyima wetendekero Omumyuka womukulembeze Edward kiwanuka sekandi adukilile entekateka ezo.