Enjawukana mu Nkambi ya Radio

0
622

Abagera nti ezivaamu omukulu zangaala mwanawatu tebaali bakyamu anti n’ebintu
by’omugenzi Mowzey Radio bannakigwanyizi batandikiddewo okubinyaga nga ne muttaka tanaba kuwezaayo naku sattu nga nekyebasokeddeko ze nyimba zabadde tanafulumya.
Olwaleero tutuuseeko mu kifo awazikiddwa Moses kyokka banne b’abadde ayimba nabo tubasanze mu kiyongonero nga beewuunya ensi n’abantu Moses b’abadde akolagana nabo.

TagsRadio