Eyawambye Abalongo Akwatiddwa

0
908

Olunaku lw’eggulo twakulaze Ssaalongo Nsereko Juma ng’alaajana olw’abalongo ne ab’emyaka ena abaawambiddwa muliraanwaa we ku kyalo Mabaale e Luweero. Omusajja ono poliisi emukukunudde Masindi gyabadde asinziira okusaba obukadde 13 oba ssi ekyo beerabire abaana baabwe.