FDC Yaakwetaba ku Lunaku Lw'abakyala – Stella Nyanzi

0
936

Omusomesa w’e Makerere, Naalongo Stella Nyanzi kaadi ya FDC gyeyafuna gyebuvudeko etandise okumuwaga nga kati awera kukulembera bakazi banne beesogge emikolo gy’ebikujjuko by’olunaku lwa bakayala yonna gyeginaabeera. Bagamba nti ekibatwala ssi kujaganya wabula kukaka Gavt ebategeeze lwaki abatemu abatta abakazi e Ntebe n’okutuusa kati tebamanyiddwa.