Gavumenti Egenda Kwokya Eddagala lya Butitimbe bwa Nsimbi

0
881

Ebitundu 5 ku buli 100 eby’eddagala erigabwa mu malwaliro ga Gavumenti lituuka okwonooneka nga terikozeseddwa era ekiseera mwekiyita ne lyokyebwa. Ne ku mulindi guno Gavumenti eteekateeka kwokya tani z’eddagala ezisoba 1000 eridibye mu malwaliro gaayo okwetoloola eggwanga lyonna.