Inzikuru Akomawo mu Misinde

0
503

Dorcus Inzikuru yagenda okuba omudusi omukulu ku Sunday eno nga enaku z’omwezi 18 omwezi guno ku misinde egituumidwa MUBS Almuni run egigendererwamu okukunyanga ensimbi z’okuyamba abayizi abaliko obulemu ku mubiri mu ssettendekero ono. Kino kyekigenda okuba ekyasa ekisooka ekyemisinde gino egisuubirwa okubangawo buli mwaka.