Kattikiro Akkatiriza nti Obuganda Tebujja Kukiriza Bantu Kubulinnyako

0
489

Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga azzeemu okukkaatiriza nti Obuganda tebugenda kuzinga buzinGA mikono ne bukkiriza abantu okubulinnyako. Katikkiro abadde ayogerera mu lutikko e Lubaga mu lukungaana oluddiriddwa mmisa egendereddwamu okujjukira abaminsani, Amansi ne Mapeera, ebadde ku lutikko e Lubaga ekimu ku bifo webaatuukira.