Kirumira Kati Alya Butaala

0
992

Eyali aduumira poliisi y’e Buyende, Muhammad Kirumira kyadaaki poliisi emukkirizza okweyirirwa bbwetyo n’emuyimbula mu kaduukulu kaayo mwakulungudde sabbiiti essatu. Wabula Bannamawulire abamu balozezza ku bukamabwe bwa poliisi ng’ebakugira okukwata ebifaananyi.