Minisita Bakabulindi Gamumyuse

0
935

Akakiiko akanoonyereza ku mivuyo gy’ettaka kagugumbude minisita w’ebyemizannyo Charles Bakkabulindi lwakugaba ttaka ly’ekisaawe kyessomero lya Kololo ss eri omugagga Sudhir Rupererelia olwo abayizi nebasigala nga tebalina webazannyira Minisita Bakkabulindi yakkiriza ettaka okuli ekisaawe kyessomero lya KOLOLO ss liweebwe sudhir newankubadde banne bangi baali baagana nga bagamba lino ttaka lya ssomero era lya gavumenti