Minisita Mukwaya Akayidde 'Omugabe'

0
506

Minister w’ekikula ky’abantu Janat Mukwaya alagidde ssaabaduumizi wa poliisi Gen. Kale Kayihura okukwata Umar Asiimwe Rubambasi eyeeyita Omugabe wa Ankole. Minister agamba Obugabe bwa Umar gavumenti terina ky’ebumanyiiko era ng’ekyokweyita Omugabe, akikola mu bukyamu.