Minisitule Egadde Amasomero e Kasokoso

0
609

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebyenjigiriza mu ggwanga kyongedde amaanyi mu bikwekweto eby’okuggala amasomero agatalina bisaanyizo, nga n’olwaleero amasomero agasoba mu kkumi gaggaddwa mu bitundu by’e Wakiso ne Mukono Kino kiddiridde ekiragiro ekyenjawulo minisitule y’ebyenjigiriza kyeyayisa wiiki ewedde nga kiwa n’ababaka ba gavumenti oba bayite ba RDC okuggala amasomero gano.