Muhammad Ssegirinya ne Wakayima Nsereko Baddukilidde Mukyala wa Kirumira

0
999

Kkansala wa kyebando ku KCCA Muhammad Ssegirinya ne eyali omubaka w’ekibuga Nansana Wakayima Nsereko bakedde mu maka ga Muhammad Kirumira okutwalira mukyala w’omusibe obuyambi nga bagamba nti nnyini kaali mu kkomera, teri ayamba bantu bano. Eno nno Kkansala Ssegirinya gyasinzidde naakatema poliisi nti keyabaddeko ebweru yafunye obukodyo obupya nga era takyasobola kugidduka nga bwazza akola.