Museveni Avuddemu Omwasi ku Kutibwa kwa Susan Magara

0
1297

Okutemulwa kwa Suzan Magara kutanudde omukulembeze w’eggwanga Gen. Y.K Museveni era naalagira abatunda kaada z’essimu obutaddamu kuziguza muntu yenna atalina ndagamuntu.
Mu kiwandiiko ekibadde mu lulimi olukambwe, abaatemudde Suzan, Omukulu abayise mbizzi zennyini ezitamanyi birungi, era ezitaliimu katoola.