Nadduli Akambuwadde Lwa Ttaka

0
539

Minister akola guno naguli mu ofiisi ya Sabaminisita Haj Abdul Nadduli ayanukudde ku biteeso byakakiiko kettaka ebikyasembyeyo ebyategeezezza nti kyetaagisa ettaka lya Mailo liveewo ensonga zettaka bweziba zaakutereera Nadduli agamba akakiiko ka Bamugemereire kasaana kabe keegendereza nga kasemba ensonga e no kubanga ettaka likwata ku buli muntu.