Namukadde Asula Bweru Lwa Kibuyaga

0
917

Ekuba omunaku tekya, omukadde ow’emyaka 85 eyafiirwa bba, n’abaana bonna 6 gaakaaba gaakomba oluvannyuma lw’ennyumba mwabadde asula kibuyaga ate okugisuula ku ttaka n’asigala kusula mu kafumbiro okutali luggi. Embeera ya nnamukadde ono omutuuze w’e Nakaseke, tekomye ku kweraliikiriza ye yekka, wabula baliranwa be nabo basula ku tebuukye.