Obunkenke Bwa Kkolera mu Nkambi

0
458

Olw’obungi bw’abantu abafunye ekirwadde kya kkolera mu nkambi y’ababunda bunda e Kyangwali mu district Hoima gavumenti eweeredwa amagezi okutunuulira ensonga y’okugemesa abantu obulwadde bwa kkolera ng’engeri ey’okubuziyiza.