Okusindikagana ku Kitebe, Abasomesa Beeyisa Nga Bayizi

0
478

Abakuulu b’amasomero beemulugunyizza ku ky’okutindigga engendo okuggyayo ebivudde mu bibuuzo by’abayizi babwe. Kino bakyogeredde wali ku kitebe kya UNEB e Ntinda era n’ebawa UNEB amagezi.