Oluzungu Luzibuwalidde Abasomesa

0
383

Ekizibu kyokugwa olulimi olungereza kyongedde okwetolooza bannabyanjigiriza emitwenga mu bibuuzo byonna ebifulumye omwakaguno, lye ssomo erizze lisinga okukolebwa obubi ssonga lwelulimi olusomesebwamu Bannayuganda.
Kino kiranzene kituuka ne kubigezo by’abasomesa banasale ebifulumye olwaleero.