Omulenzi Ow'emyaka 16 Tabba ne Babba

0
1000

Police e Mukono eriko omwana gwekuumira mu kadukulu kayo lwa kukwatibwa nga yenyigira mu kubba namba plate ze motoka mu bitundu bye goma mu kibuga mukono.
DPC Rogers Sseguya agamba nti oluvanyuma lwo’no kukwatibwa police esobodde okuzuula namba ze motoka eziwerera ddala 26 nga omukwatte yabalagga gyezali zakwekebwa.