Otafiire Alabudde Kayihura ne Tumukunde

0
412

Minister w’ebyamateeka Gen Kahinda Otafiire aboggoledde omuduumizi wa poliisi Gen Kale Kaihura ne minister w’ebyobutebenkevu Gen. Henry Tumukunde bakomye okunenengaana kubanga babaswaaza Bino abyogeredde ku paalamenti bwabadde alabiseeko eri akakiiko akalondoola ensonga z’eddembe ly’obuntu