Poliisi Eremedde e Namanve ku Offiisi za Red Pepper

0
432

Ennaku eri ku bakozi ne bannyini lupapula lwa Redpepper eyoza lomonde wadde nga bakkiriziddwa okuddamu okukakkalabya emirimu gyabwe. Ekisinga okubeetooloza emitwe, ye poliisi ekyagaanye okwamuka amaka gaabwe ekyabawaliriza.