Pollisi Etaddewo Obukadde 100 Eri Omuntu Anaasobola Okutegera Nannyini Ddoboozi Lino

0
411

Poliisi etaddewo obukadde bwa siringi za Uganda 100 eri omuntu yenna anaasobola okutegeera omuntu nannyizi ddoboozi eryaweerezebwa abaawamba Susan Magara, oluvanyuma alyoke azuulibwe olwaleero nga mufu.