Shadir Yeetegekera za 'Common Wealth'

0
551

Kapiteeni wa tiimu y’eggwanga ey’ebikonde The Bombers Shadir Musa y’omu ku bazanny 23 abali ku lukalala okunalondebwa e 10 abanakiikirira Uganda mu mpaka za commonwealth mu Australia omwezi ogw’okuna. Shadir mu buzito bwe wano mu ggwanga talina amuwunyamu. Omusasi waffe Grace Mbabazi yayogedeko naye okumanya olugendo lwe olw’ebikonde.