Ssekikubo ne Banne Basosonkerezza Nankabirwa

0
933

Ababaka ba paalamenti abagambibwa okuba bakiwagi bavuddeyo nebewaana nga nampala gavumenti bwatiddde okubawndikira okwenyonyolako olwokugana okuwagira ebaago lyomubaka Raphael magyezi wadde nga akabondo kabwe kamulagira abawandikiire. Ababaka ba paalamenti baano era bategezeza nti nokutusa kaati nga tebana kufuna baluwa zabwe, kilaga lwatu nti ensonga zabwe ezokugana okuwagira ebaago liino zaali ntufunyo kubanga abantu babwe bebatuma era kaati nampala wa gavumenti atya okuswala okubawandikira,.