Temwepena Musolo Gwa Mayumba – URA

0
458

Ekitongole ekiwooza ki Uganda Revenue Authority, kikangudde ku ddoboozi ku bannyini bizimbe abeesuulirayo ogwa naggamba nebatasasula misolo kyokka nga bbakanda abapangisa ensimbi buli mwezi. Allen Kyomugisha avunaanyizibwa ku kusolooza omusolo ku mayumba agapangisibwa agamba nti okuva mu 2004 omusolo guno lwegwatekebwawo ba land lord bakyeremwe okugusasula yadde nga bakimanyi bulungi.