Uganda Boxing Federation Yeetegekera za Commonwealth

0
543

Uganda yakusindika abazannyi 10 mu mpaka za Commonwealth ezinayindira mu ggwanga lya Australia omwaka guno. Abazannyi 23 baakuttunka okufuna ekifo ku tiimu yabazannyi e 10 enakiikirira e ggwanga.