Uganda Cranes: Abaagusambako mu 1978 Bakyalidde Bidandi

0
505

Abaali abazanyi ba Uganda Cranes abazanya Finals ne Ghana mu 1978 basiimye ayali Team Manager wabwe Jabeer Bidandi Ssali bweyakola obutaweera okusobola okutuusa team eno ku Final za AFCON. Bano babadde bagenze okumulambula e Kiwatule mu kawefube ayatandikibwa Owek Kaddu Kiberu okwelambula baleme nga kusisinkana mu bulwadde nakuffa.