Washington Attottode Ebyaliwo nga Mowzey Radio Akubwa

0
650

Okufa kw’omuyimbi Mowzey Radio kwava ku byaliwo nga 23 omwezi oguwedde, naye abasinga tebamanyi kiki ddala ekituufu ekyaliwo. Olwaleero omusasi waffe Samson Kasumba ayogedde noomu kwabo abaaliwo, David Ebangiti amanyiddwa eno nga Washington omu ku baali batambudde ne mowzey kwolwo lweyafuna obuzibu. Ono ye atugamba, nti Radio eyamukuba yamuzinduukiriza bweru nga bafulumye ebbaala so ssi munda mu baala. Katulabe emboozi ya kasumba ne Washington.

TagsRadio