Ettaka Ly'omugabe Likaayanirwa e Buhweju

0
992

Enjawukana ezamany zibaluseewo wakati w’enju ‘y’omugabe’ nabatuuze abeesenza ku ttaka lye nga kati abamaka g’omugabe baagala abali ku ttaka lyaabwe balyamuke mangu. Ettaka lino erisangibwa e Kyamujuni mu disitulikiti ly’e Buhweju lya Mailo liruddeko enkaayana nga abatuuze bawakanya okulivaako ngate namaka ga Omugabe gaalyagala ekiwalirizza gavumenti okubiyingiramu.