Wuno Omuvubuka Brayn White Amansa Ssente e Kampala

0
965

Omuvubuka omu Kirumira Brian yeegulidde erinnya ensangi zino olwokumansa ssente n’okuzigaba ngezitamuluma nga bangi batandise n’okumukubira enduulu abayambe abadduukirire mu bizibu byabwe naye olumu kyakoze Bryan White nga bwayitibwa musajja muddugavu owa kuno wadde nga bwowulira amannya ge olwoooza muzungu okuva mu nsi za bulaaya oba kale mu amerika Naye abaffe omuvubuka ono kiki ekimufuula bwati.