Omuyindi Alumirizza Simeo Nsubuga ku By'ettaka

0
917

Akakiiko k’omulamuzi Catherine Bamugemerire leero kongedde okukunya omusingansimbi Nagagga Abid Aram abatuuze abawerako gwebaalumiriza wiiki ewedde nti yabagoba ku ttaka wakati mu kuabatulugunya Kyokka Abid mu kwewozaako olunwe ye alusonze mu mubaka wekitundu kino Simeo Nsubuga gwagamba ye yeekiika mu kugootaanya enteeseganya zonna nabatuuze bano