Abalimi B’amajaani Beefulidde Rugunda

0
800

Abalimi ba Caayi oba amajaani batabukidde mu lukiiko mwebabadde nga Bavunaana ssaabaminisita Rugunda obutakola kimala ku bizibu byabwe newankubadde baliko bingi byebakkaanya naye ku ntambula y’omulimu gwabwe. Abalimi bano bagamba bakolera mu bizibu bingi nga ssaabaminisita obutakola nga bwebakkaanya kifuula omulimu gwabwe omuzibu.