Ekiteesa Kubabundabunda e Geneva

0
833

Pulezidenti w’ekibiina ekigata ababaka ba palaamenti bona munsi ekya Inter Parliamentary Union Gabriela Barroza asabye ababaka ba palamenti abava mu Africa okukola kunsonga ezivirako abanonyi bobudamu okweyongera mukifo kyokulowoza kukunonya ensimbi okubayirimirizaawo. Mubuufu bwebumu Baroza nga yegatiddwako ababaka ba palamenti abamu bavumiridde ekikolwa ekya gavumenti ezimu ezirinyirira eddembe lyabanonyi bobuddamu nga bangi kubo badiziddwayo kubutaka nga tebeyegalidde.