Museveni ne Kagame Basisinkanye

0
884

Obutakanya obugambibwa okuba nti bubadde buva kunsonga zebyokwerinda busitudde omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame najja kuno okusisinkana mukulu mune Yoweri Kaguta Museveni nebabaako byebamulungula. Abakulu ababiri banenyeza abakwatibwako ensonga ezitali zimu munsi ebbiri okulemererwa okuwuliziganya kyebagamba nti kivaako banakigwanyizi okutandiika okwogeera buli kyebaba basanze.