Ssaabalamuzi Akakasizza Ebya Owiny Dollo, Togikwatako Wakuwoleza e Mbale

0
831

Oluvanyuma lwaba Nakyewa okutwala okwemulugunya kwabwe ewa Ssaabalamuzi nga bawakanya ekya Kooti ejulirwamu okutuula e Mbale okuwulira okwemulugunya kubyenkyukakyuka mu ssemateeka, ekitongole ekiramuzi kitegezezza nga ekyasalidwawo omumyuka wa ssaabalamuzi bwekiri mu mateeka nga kkooti erina obuyinza okutuula mu kifo kyonna kyeba esazeewo.