Ababaka Ba Buganda Baakuddaabiriza Amasomero

0
435

Nga Buganda ekuza emyaka 25 aga jubilewo nga Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ali ku Namulondo ababaka ba palamenti abava mu buganda bakuddukirira eby’enjigiriza mu Buganda nga balongoosa amasomero agataka wansi wa 2 mu Buganda.