Ababbi Gwebalumbye e Bweyogerere Assuuse

0
433

Josephine Wabyona abazigu gwe bayingiridde eggulo ku duuka lye eBweyogerere ne bamusala obulago, abasawo abamukozeeko eggulo batutegezezaa nti we bamwongereddeyo ng’embeera ye tetiisa era basubira nti ajjakuwona bulungi. Tutuseeyo atubulire ogwabadde kyokka tetumulabye naye abapangisa be batubulira ebyabaddewo eggulo,kyoka ye tetusobodde ku mufuna. Poliisi egamba nti yakwongera okuyigga emunddu okusobola okulwanyiisa obumenyi bwa mateeka obweyongera buli lukya.