Abakazi Batandise Ebikujjuko Byabwe

0
450

Uganda yaakwegatta ku nsi yonna okujaguza olunaku lwabakyala mu nsi yonna era emikolo gyakubeera mityana. Ebbanga liweze nga ebibiina byabakyala bingi bitegeeza nti bikola kinene okulwanirira eddembe ly’abakyala Naye abaffe ebibiina bino ddala birina kyebikoze okukyusa obulamu bwabakazi.